Lucy Ajok
| |
---|---|
Yazaalibwa | Disitulikiti ya Apac |
Eggwanga | Munayuganda |
Obuyigirize | St. Catherine High School, Lira district |
Emyaka gy'aazze ng'akola | Okuva mu 2011 okutuuka kati |
Kyebamumanyiiko | Mukyala Omubaka wa Paalamenti akiikirira Munisipaali ye Apac |
Ekibiina ky'eby'obufuzi | Uganda People's Congress |
Ajok Lucky yazaalinwa mu Gusooka mu 1962, nga Munabyabufuzi Omunayuganda akiikirira Konsitituweensi ya Munisipaali ya Apac nga omukyala omubaka wa Paalamenti mu Paalamenti ya Uganda [1] ey'omwenda wansi w'ekibiina kya Uganda Peoples Congress (UPC).[2][3][4]