Gilbert Balibaseka Bukenya munnabyabufuzi era musawo wa Uganda eyaliko omumyuka wa pulezidenti wa Uganda owomusanvu okuva 23 May 2003 okutuuka 23 May 2011. [1] Akiikiridde ekitundu kya Busiro County North mu [./Https://en.wikipedia.orgview_html.php?sq=Envato&lang=lg&q=Parliament_of_Uganda Palamenti ya Uganda] okuva mu 1996.[2] Ekitabo kye eky'obulamu bwe, Intricate Corridors to Power, kyafulumizibwa mu 2008.[3]