OMUNTU OMUBAKA

==OMUNTU OMUBAKA== Post Master Omuntu atwala oba aggya obubaka n’ebitereke ku mbuga y’omwami wa Kabaka bwe tutamuyita matalisi tumuyita tutya? Ono Omuntu atwala oba aggya obubaka n’ebitereke ku mbuga y’omwami wa Kabaka bwe tutamuyita matalisi tumuyita ‘’KAWULUKUSI’’ Bino bimu ku bigambo by’Oluganda ebikusiike. <ref:wwf/lvceep/>


From Wikipedia, the free encyclopedia · View on Wikipedia

Developed by Nelliwinne