Samson Kisekka

  

Samson Babi Mululu Kisekka (23 June 1912 – 25 October 1999) yali munnabyabufuzi mu Uganda era nga ye Katikkiro wa Uganda okuva mu 1986 okutuuka mu 1991 era nga ye mumyuka wa Pulezidenti wa Uganda owokutaano okuva mu 1991 okutuuka mu 1994. Era yakolako ng'omusawo w'ebyobujjanjabi era omukungu . Yali akwatagana nnyo ne Yoweri Museveni .


From Wikipedia, the free encyclopedia · View on Wikipedia

Developed by Nelliwinne